Majestic Brands
Majestic Brands Limited (MBL) is a limited liability company that was established by the Buganda Kin
Majestic Brands Limited (MBL) is a limited liability company that was established by the Buganda Kingdom to undertake innovative and competitive activities to harness the Buganda Brand for the benefit of the people of Buganda. MBL is a subsidiary of Buganda Investments & Commercial Undertakings (BICUL), a Kingdom’s holding company that was formed to generate revenue from engagement in viable and a


Get your kit today.
Save the date...Sunday 7th April 2024.
Airtel Uganda
Nivana Uganda
BBS Terefayina
CBS Emmanduso
The New Vision
Bukedde
Daily Monitor
UNAIDS
Uganda AIDS Commissn

Get your kit today. Save the date..7th April, 2024
Airtel Uganda Nivana Uganda UNAIDS Uganda AIDS Commissn I&M Bank Uganda CBS Emmanduso BBS Terefayina Buganda Kingdom Bukedde The New Vision
Airtel Uganda Uganda AIDS Commissn UNAIDS Nivana Uganda I&M Bank Uganda CBS Emmanduso BBS Terefayina Buganda Kingdom

Selling Centres:
Majestic Brands Ltd - Bulange Mengo
Airtels shops - Thobani, Newpark and Ben Kiwanuka Street
Fabulous Freeman Hypermarket
JP jet car wash Opp. Masengere
Embuga z'Amasaza n'Amagombolola
I&M Bank branches - Kingdom Mall, Kabalagala, Kawempe and William Street.
Vision Group Offices
BBS Terefayina CBS Emmanduso Airtel Uganda I&M Bank Uganda Bukedde The New Vision UNAIDS Uganda AIDS Commissn Nivana Uganda

CALL

Yogaayoya Ow'ekitiibwa Katikkiro
Katikkiro Charles Peter Mayiga
BBS Terefayina - Eyaffe
Buganda Kingdom
CBS FM Emmanduso

Team ya Majestic Brands ekwagaliza omwaka omujja ogw'emirembe.

Enkuuka ya CBS.
Katikkiro, Baminisita ba Kabaka, abakungu b'ebitongole, Abalangira n'Abambejja, Abataka, Abakiise mu Lukiiko lwa Buganda mu lubiri.

Wishing you a Majestic festive season.

7 Ntenvu, 2022
OBWAKABAKA BUZIZZA BUGGYA OMUKAGO N’ABA UGANDA BREWERIES LIMITED, OKUSOGOLA OMWENGE NGULE.
Omukolo guno gubadde ku Bulange enkya ya leero, era gukoleddwa Kamalabyonna wa Buganda, Oweek. Charles Peter Mayiga.
Katikkiro agambye nti waaliwo kko okusoomoozebwa okw’enjawulo emabegako awo okwaleetawo enkenyera mu kutunda Ngule, kyokka n’akakasa nti embeera eteredde era Ngule waakutuusibwa bulungi mu katale, abantu gye bali yonna.
Asabye abantu okwettanira okunywa Ngule, n’okumukozesa mu mikolo egy’enjawulo. Wabula alabudde abantu ku kunywa ennyo ne batamiirukuka, n’abawa amagezi nti kya buvunaanyizibwa okunywako ekisaanidde.
Ssenkulu wa Majestic Brands Limited, Muky. Remmie Kisakye, agambye nti Ngule yabula lwa covid19, era akomyewo ng’alongooseddwamu n’okumulinnyisa omutindo.
Ku lwa Uganda Breweries Limited, Omuk. Eunice Waweru, akulira eby’ensimbi, agumizza Obwakabaka, ku ngeri gye bagenda okutundamu Ngule, nga beeyambisa ebirowoozo eby’enjawulo bye bafunye ku nsonga eyo.
Omukolo gwetabiddwako, Ssentebe wa Bboodi ya Majestic Brands Omuk. Robert Nsereko, n'abakungu okuva mu Uganda Breweries Ltd.

Nga 3 Ntenvu, 2022
EBITONGOLE BY'OBWAKABAKA BYAVUGANYIZZA MU MIZANNYO EGY'ENJAWULO MU NGERI EY'OKWEWUMMUZAAMU.
Katikkiro wa Buganda, Oweek. Charles Peter Mayiga, akubirizza abaweereza mu Bwakabaka okwettanira enteekateeka ey'emizzannyo gy'ebitongole by'Obwakabaka olw'emiganyolo egy'enjawulo egigirimu.
Ebitongole bivuganyizza mu mizannyo egy'enjawulo omubadde; omupiira gw'emigere n'okubaka, Volleyball, emisinde, Luddo, Chess, okusika omuguwa, okujjuza amazzi mu chupa, okutambuliza eggi ku jjiiko, n'emirala.
Abazannyi abenjawulo baweereddwa emidaali olw'okusukkuluma ku balala.

Olwaleero mu Luwalo Lwange.
Gombolola ez'enjawulo okuva e Buvuma, Buddu, Kyaddondo, Butambala, baleese oluwalo.
Katikkiro yagenda okubatikkula.

In our annual Luwalo lwaffe event due tomorrow (18-8-2022),we will have 5 sub-counties from Buddu who will pay homage and make contribution towards the sustainability of the Kingdom initiatives.

OKUJAGUZA AMATIKKIRA GA KABAKA, KATIKKIRO ATENDEREZZA EBIKOLEDDWA MU MYAKA 29.
Katikkiro wa Buganda, Oweek. Charles Peter Mayiga, atenderezza emyaka 29 Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, gye yaakatuula ku Nnamulondo, gy’agambye nti givuddemu ebibala bingi ebitutte Buganda mu maaso.
Bino Katikkiro yabyogeredde mu Lubiri lw’e Mengo olunaku lwa 31.7.2022 ku omukolo ogwategekeddwa ojjukira n’okujaguza Amatikkira ga Beene ng’aweza emyaka 29 ku Nnamulondo.
Katikkiro yagambye nti mu bbanga eryo, ebika; ennono; obuwangwa; empisa; n’obulamu bw’omuganda bikomweyo ku mwanjo. Abantu bongedde okutegeera Olulyo Olulangira n’abambejja ate n’okumanya nti lwe luvaamu Kabaka wa Buganda.
Abantu abaabulijjo nabo bavuddeyo nnyo mu buweereza bwabwe eri Obwakabaka nga tewakyali abuuza bikolebwa abaweereza b’e Mengo.
Katikkiro ayayongeddeko nti abavubuka basoosowaziddwa; abantu bongedde okunyweza obumu; eby’enjigiriza bitumbuddwa, n’ensonga z’okwekulaakulanya zisoosowaziddwa. Obwo bwonna bubonero obulaga nti Kabaka mwali.
Akubirizza abantu okwongera okukola beekulaakulanye; nga balima emmwanyi, ebitooke n’okulunda.

Buganda Kingdom celebrated the 67th birth day of Kabaka Ronald Muwend Mutebi II at a function held at Bulange royal palace Mengo on the 17th July 2022. This was marked with several activities including the birthday run,which was held on July 3,and a private celebration.
At a function attended by only the invited guests , Katikkiro Charles Peter Mayiga reminded people to continue avoiding and preventing ways of contracting HIV/AIDS as they remember Kabaka is the good will ambassador of fight against AIDS in Africa.
The recent Kabaka run attracted 80,000 people all aiming to fight against AIDS.
When Kabaka arrived he unveiled the Rolls Royce car that has been restored.
Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II on 17th July 2022 received a rebranded Rolls Royce Phantom IV, which was previously used by his father Edward Muteesa II, as a birthday gift.
The then government bought the car in 1964 for Kabaka Muteesa, who was also the president.

The Kingdom of Buganda has for the 9th Year held the annual Run in commemoration of the Kabaka Birthday Run and the numbers have since grown from 1000 in 2014 to over 80,000 as per the records of the just concluded July 3rd 2022 run.
The event sponsored by Airtel is one of the biggest running events that attracts people from all walks of life and one of the unifying events in Uganda that Brings together people with different Political,Religions,Tribal and Social strata.
The Kabaka himself flanked by the Nnabagereka flagged off this year's gathering of runners at excatly 7:00am for the 5km,10km and 21Km routes.
We appreciate our Partners Airtel,DFCU,UNAIDs,BBS,CBS,Bukedde Olupapula/New vision,UAC,Olwendo water.

Nga 11.06.2022, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yasiima naggulawo empaka z'emipiira gy"Ebika bya Buganda 2022 ku kisaawe e Kasana Luweero mu Ssaza ly'e Bulemeezi. Ekika ky'Embwa n'Engo bebaggulawo
Omuteregga yayanirizibwa Omumyuka Asooka owa Katikkiro Oweek. Dr. Prof. Alhajji Twaha Kaawaase Kigongo
Ttiimu z'abakyala( Engo'' n'Embwa ez'okubaka zezasookawo ku ssaawa 7 ez'emisana
Omupiiira gwalabibwa nnamungi w'omuntu eyeyiwa mu kisaawe okubugiriza Empologoma.
Mu mupiira ogw"ebigere, Engo'' yawangula Embwa ku ggoolo 4:2 ate mu gw'abawala, Embwa newangula Engo'' ku ggoolo 26: 25

Obwakabaka bwa Buganda busse omukago ne kkampuni ya New Vision ne Bukedde olupapula okuwagira enteekateekka zonna ez’emisinde gy’Amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka, 2022. Bawaddeyo ensimbi eziweze Ugx.100m okwongera amaanyi mu misinde nga bayita mu kusomesa n’okumanyisa abantu okwekuuma akawuka ka mukenenya.
Katikkiro Oweek. Charles Peter Mayiga yebazizza nnyo aba Vision Group abakulembeddwa Ssenkulu wabwe Mw. Don Wanyama olw’okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka naddala emisinde gy’Amazaalibwa 2022. Omukolo guno gubadde Bulange Mmengo.

Nga 24.05.2022 ,mu Luwalo lwaffe Amagombolola gonna okuva mu Ssaza ly'e Mawogola gegakiise era ge gano wammanga:
Mumyuka Lwemiyaga
Ssaabawaali Mijwaala
Musaale Lwebitakuli
Mut 1 Lugusuulu
Ssaabagabo Ntuusi
Ssaabaddu Mateete
Bakulembeddwa Omwami w'Essaza Oweek. Mohammed Sserwadda awamu n'abakulembeze abalonde ku mitendera egy'enjawulo Omubadde omubaka omukyala akikiirira Sembabule District.Hon Mary Begumisa.
Mu bagenyi abalala mubadde Abayitako mu Nkobazambogo abakulembeddwa Omubaka Omukiise mu Lukiiko lwa Buganda Oweek.Hakim Swabula
Mu bagenyi abalala Mwe mubadde abayizi okuva mu ssettendekero lya International University of Ug.Faculty of law, Kla campus ate n'eddwaliro lya Maria Memorial clinic okuva e Kira Namugongo.
Essomero lya St.Matia Mulumba Nabinoga Ps bebasanyusizza abagenyi n'enyimba zaabwe
Katikkiro, Oweek. CPM yeyabatikkudde era yawerekeddwakoMinisita Omubeezi owa Gavumenti ez'Ebitundu, Oweek. Joseph Kawuki awamu ne Ssenkuku wa Majestic Brands Ltd Omuk.Remmie Kisakye
Click here to claim your Sponsored Listing.
Our Story
Majestic Brands Limited (MBL) is a limited liability company that was established by the Buganda Kingdom to undertake innovative and competitive activities to harness the Buganda Brand for the benefit of the people of Buganda.
MBL is a subsidiary of Buganda Investments & Commercial Undertakings (BICUL), a Kingdom’s holding company that was formed to generate revenue from engagement in viable and appropriate investment and commercial undertakings for the financing or co-financing of Buganda’s economic, social and cultural program.
Vision
To build a relevant Kingdom
Mission
Facilitating economic empowerment for self –sustainable development
MBL is therefore mandated by the Buganda Kingdom to improve existing products and services as well as innovate and design new ones that will generate revenues for the running of the Kingdom and employment of its people.
This is set to be achieved through:-
The Annual Development Fund
Buganda Brand Shop
Sponsorship & Partnerships
Videos (show all)
Contact the business
Telephone
Website
Address
HEAD OFFICE – KAMPALA Address: Bulange Building – Mengo Kabakaanjagala Road T
Kampala
P.OBOX14205
Opening Hours
Monday | 09:00 - 17:00 |
Tuesday | 09:00 - 17:00 |
Wednesday | 09:00 - 17:00 |
Thursday | 09:00 - 17:00 |
Friday | 09:00 - 17:00 |
Saturday | 09:00 - 14:45 |
Kampala
Fueling Passion, Igniting Potential – Strides4Change Africa, where every hurdle is a stepping stone to greatness.
Wempewo Av, Kololo
Kampala, 256
This is the Official page of Kings Basketball Club- ‘Like’ Our Page.
Ground Floor, Garden City Shopping Mall
Kampala, PLOT87,YUSUFLULEROAD
The objective of the 360° Network is: 1. to translate our online Social Networks into Real Networking opportunities 2.provide a life changing opportunity to enhance your lifestyl...
8775
Kampala
Dialogue Consults is a multidisciplinary consulting firm offering professional services in managemen
Mirambo's Play Ground Zone 11, Kitintale, Mutungo
Kampala, 256
Ac Joverns Football Accademy OUR VISION Build a better person one a time Contact : [email protected] Tel 0788587760 or 0783212009
Vvubya BIrengye
Kampala, 20
CUS the one stop East African region destination master, will offer you the friendliest Safaris,Trav
Nakivubo Stadium
Kampala
The Kampala Boxing Club is where some of the best fighters in Uganda and Africa train.
Plot 19/21, 1st Street, Industrial Area, P. O. Box 9815
Kampala
Flair For Her is women's magazine targeting mainly the Corporate Woman in the 25-50 age group. Our approach is holistic, touching every aspect of an aspiring achiever's life; caree...
Kampala, 256
For all the Lovers of Ugandan Football and those who would like to know about the progress of Uganda Cranse
Kyadondo Road
Kampala
To inspire self sustainable communities by connecting youth and children to opportunities